More
  HomeEntertainmentOBWENZI! Abadde mu maasagi ne sawuna akiguddeko

  OBWENZI! Abadde mu maasagi ne sawuna akiguddeko

  Published on

  spot_img


  Omuvubuka myaka 30 akyasobeddwa oluvanyuma lw’omukyala okumukozesa mu sawuna.


  Omuvubuka (amannya gasirikiddwa) nga mutuuze w’e Buziga agamba nti yagenze mu sawuna okweyoteza akawungeezi k’olunnaku Olwomukaaga.

  Bwe yatuuse mu kifo, waliwo omukyala omu ku bakozi yamusabye basooke mu masaagi okumala eddakika 30-40, oluvanyuma bagende mu sawuna.


  Agamba nga batuuse mu kasenge ka masaagi, omukyala yatambuza emikono omubiri gwonna okutuusa mu bitundu by’ekyama.

  Ng’omuntu omulala yenna, yavudde mu mbeera era amangu ddala omukyala eyabadde akola masaagi, yamusabye emitwalo 50,000 okutereeza embeera.


  Omuvubuka agamba nti yawadde omukyala emitwalo 50,000 era amangu ddala yaleese obupiira ne badda mu kwesa empiki okumala eddakika ezisukka mu 10.

  Omukyala yabadde ategeera kye bayita okusinda omukwano era mu ddakika 10, ebintu byatambudde bulungi ddala.


  Oluvanyuma lwa masaagi, yamukutte ku mukono ne bagenda mu sawuna kyokka mu kasenge kya sawuna, bazzeemu okusinda omukwano ng’omuwala tasabye wadde 100.

  Omuvubuka agamba nti asobeddwa kuba alowooza omuwala ayinza okuba yabadde mulwadde oba malaaya.


  Agamba nti ekyabadde mu masaagi ne sawuna, kiraga nti abakyala bangi bali mu kwetunda nga bali ku mirimu.

  Wabula Ssenga Kawomera agamba nti abasajja bangi badda mu bwenzi nga bagenze okukola masaagi era bangi bagendayo kudda mukwano.


  Wadde agaanye okwatuukiriza amannya g’ekifo, agamba nti ekifo kirina abakyala n’abawala abasukka 30 ate bonna balabika bulungi, ekiraga nti abantu bategeera ekikolebwayo.

  Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=3-WMn02RGEw  Source link

  Latest articles

  Diamond Platnumz confirms Spice Diana collaboration

  Wasafi Records boss Naseeb Abdul Juma Issack alias Diamond Platnumz touched down...

  Nigeria’s Gezee releases new single — “Design”. Listen to it here!

  By Our ReporterNigerian singer, Gezee has just released a brand new single titled...

  More like this