More
    HomeEntertainmentMikie Wine alaze ssente, awadde essuubi abavubuka b'omu Ghetto

    Mikie Wine alaze ssente, awadde essuubi abavubuka b’omu Ghetto

    Published on

    spot_img


    Muto wa Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), Mikie Wine alaze ssente, agulidde abavubuka b’omu Ghetto kiteki ezibatwala mu kivvulu kya Mudra D Viral.
    Ekivvulu kitwaliddwa ku Zoe Ground Lugogo, Kampala ku Lwokutaano nga 30, August, 2024.

    Mudra

    Abayimbi abavuddeyo okuwagira Mudra kuliko Karole Kasita, Feffe Bussi, D-Star Hozambe, Nina Rox, Mikie Wine, Dax Vibez, Jowy Landa, Green Daddy n’abalala.
    Wabula Mikie Wine asobodde okugulira abavubuka tiketi ezibatwala mu kivvulu kya Mudra za mitwalo 50.
    Agamba nti buli muntu alina okuwagira munne era y’emu ku nsonga lwaki avuddeyo okuwagira Mudra.
    Mikie naye alina konsati nga 7, September, 2024 ku Jahazi Pier e Munyonyo.

    Ku lunnaku olwo, ne Gravity Omutujju naye alina ‘Embaga Ya Isma N’amina’ ku Lugogo Cricket Oval.
    Kigambibwa, okusika omuguwa oguli mu bayimbi, y’emu ku nsonga lwaki, bangi balina konsati ku nnaku zezimu.

    Ebikwata ku kivvulu – https://www.youtube.com/watch?v=uyxvUp4KcWk



    Source link

    Latest articles

    Spice Diana reveals female insecurities in the music industry

    Spice Diana says female artists have a lot of insecurities and hence why...

    Over 40 performers confirmed for Top Boy Must Shine show

    Over 40 entertainers including artists, deejays, emcees, and dancers have been confirmed to...

    Miles Rwamiti urges Ugandans to avoid supporting obscene artists

    Miles Rwamiti Apuuli, a renowned media personality, has rallied Ugandans to stop supporting...

    More like this

    Spice Diana reveals female insecurities in the music industry

    Spice Diana says female artists have a lot of insecurities and hence why...

    Over 40 performers confirmed for Top Boy Must Shine show

    Over 40 entertainers including artists, deejays, emcees, and dancers have been confirmed to...