More
    HomeEntertainmentJjajja n'omuzukkulu bafudde mu ngeri etabudde abatuuze, Poliisi

    Jjajja n’omuzukkulu bafudde mu ngeri etabudde abatuuze, Poliisi

    Published on

    spot_img

    Poliisi y’e Kabalagala etandiise okunoonyereza ku kivuddeko omukyala Namutosi Farida myaka 47 okwetta.
    Namutosi abadde mutuuze ku kyalo Okirigi e Kabalagala, Makindye mu Kampala era yesse olunnaku olw’eggulo.
    Wadde abadde mukyala mufumbo, yasangiddwa nga yeetugidde mu nnyumba nga n’omuzukkulu myezi 9 Jemima Karungi naye yasangiddwa nga mufu mu nnyumba munda ku ttaka.
    Namutosi Farida yaabadde alabirira Karungi n’omwana wa bba Sekyanzi Shakuru myaka 8 ate bba Saddam Hussein yabadde ku mulimu.
    Kigambibwa Namutosi Farida yalagidde omwana Shakuru okugenda okuzannya okusobola okufuna ccaayi wabula okudda awaka nga Namutosi amaze okwetta.
    Omwana yakubye enduulu okuyita abatuuze okutaasa wabula okutuuka ng’amaze okufa.
    Okunoonyereza kulaga nti Namutosi yamaze kutta Jemima Karungi nga yamutuze, oluvanyuma naye neyatta.
    Poliisi y’e Kabalagala etandiise okunoonyereza nga ne mirambo giri mu ddwaaliro ekkulu e Mulago okwekebejjebwa.

    Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=1cV2IS35qXg

    Source link

    Latest articles

    Feffe Bussi features new talent Payo Dat in Kyoyooyo – BigEye.UG

    Feffe Bussi has dropped new song Kyoyooyo featuring new talent Payo Dat. Feffe...

    Blu 3 deliver epic performance at Reunion Concert – BigEye.UG

    By Our ReporterThe anticipation had been building for weeks, and last night, the...

    Shakib Cham’s views on men’s attraction to his wife Zari Hassan

    Shakib Cham believes men are immensely attracted to his wife Zari Hassan because...

    Tusker Malt Celebrates the Spectacular Blu*3 Reunion Concert at Sheraton Hotel

    Last night’s Blu*3 reunion concert at the Kampala Sheraton Grounds was a full-blown...

    More like this