More
    HomeEntertainmentGIWUNYE! Omubbi abadde anoonya ssente akiguddeko

    GIWUNYE! Omubbi abadde anoonya ssente akiguddeko

    Published on

    spot_img

    Omubbi abadde akulembeddemu okutigomya abatuuze Lugazi akaabidde ku Poliisi nga bw’asaba okusonyiyibwa.

    Kyaliza junior abadde amanyikiddwa nga Digadiga nga mutuuze ku kyalo Kakubansiri mu Monicipaali y’e Kitega-Lugazi abadde akulembeddemu akabinja k’ababbi, abaludde nga batigomya abatuuze Nakazadde, Kitega, Geregere n’ebitundu ebirala.

    Omubbi Digadiga abadde yeegumbulidde okubba n’okutta abatuuze, era bangi ku batuuze bali malwaliro nga banyiga biwundu omuli n’abo, abaasimatuka okuttibwa nga basaliddwa ejjambiya mu bulago.

    Abadde yeegumbulidde okusuula emisanvu mu kkubo n’okumenya amayumba nga singa omuntu yenna agezaako okubalemesa, balina okumutta.

    Wabula Poliisi e Lugazi, Digadiga asabye okusonyiyibwa ng’abadde anoonya ssente, okwabya olumbe lwa kitaawe.

    SP Butoto Hellen, omwogezi wa Poliisi mu bitundu bye Ssezibwa, agamba nti Digadiga aguddwako emisango gy’obutemu, okugezaako okutta abantu, obubbi, okumenya amayumba n’emisango emirala.

    Butoto agamba nti Poliisi etandiise okunoonya banne abaludde nga batigomya abatuuze, nabo bakwatibwe.

    Mungeri y’emu Butoto awanjagidde abatuuze abalina amawulire ku babbi abanoonyezebwa okuyamba ku Poliisi, bonna okukwatibwa.

    Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=bgQ4pynVBQQ

    Source link

    Latest articles

    Bruno K addresses baby mama rumors, reveals he has three

    Over time, speculations have been making rounds on social media alleging how singer...

    Blogger Ashburg Katto affirms commitment to Uganda, declines abroad opportunities

    In an interview with Anna Talia Oze on the Sanyuka Bigenda Bitya show,...

    Gabie Ntaate Faces Threat of Law Suit Over Contract Breach For Her Recently Concluded Concert – BigEye.UG

    By BigEyeUg Team Gospel artist Gabbie Ntaate and event organizers Refined Events have found...

    DJ Jacob Omutuuze Criticizes Ugandan Music Industry’s Decline – BigEye.UG

    Renowned radio presenter turned politician, DJ Jacob Omutuuze, has delivered a harsh assessment...

    More like this