More
    HomeEntertainmentAMAZIGA! Obutakaanya mu famire, ab'oluganda 4 bakwatiddwa

    AMAZIGA! Obutakaanya mu famire, ab’oluganda 4 bakwatiddwa

    Published on

    spot_img


    Ab’oluganda 4 bakwatiddwa…


    Poliisi y’e Rukiga ekutte abantu 4 ku misango gy’okutta muganda waabwe.
    Abakwate kuliko
    1 – Innocent Tumwekwase,
    2 – Justus Mayumba,
    3 – Samuel Atuhirwe, and
    4 – Christopher Bikorwomuhangi nga bonna batuuze ku kyalo Rwenderema cell mu muluka gwe Ibumba mu ggoombolola y’e Rwamucucu.
    Kigambibwa benyigidde mu kutulugunya Christine Kiconco myaka 41 ekyavuddeko okufa kwe.
    Okunoonyereza kulaga nti nga famire baludde nga balina obutakaanya nga kivudde ku ttaka oluvanyuma lwa kitaabwe Selestino Byaruhanga okubagabanya.
    Buli mwana oluvanyuma lw’okufuna ettaka, abaana bonna abalenzi baatunda ettaka lyabwe, kwe kutandiika okulumba okubba ettaka ly’abaana abawala.
    Okusinzira ku mwogezi wa Poliisi mu bitundu bye Kigezi, nga 24, March, 2023, Christine Kiconco yava mu bbaala ku ssaawa 4 ez’ekiro okudda awaka wabula yali atamidde nnyo.
    Oluvanyuma lw’okunywa omwenge, mbu yatambula ekkubo lyonna ng’avuma baganda be okubba ettaka lyabwe.
    Olw’obusuungu, kitaawe yamulagira okufuma enju, okugenda okwebaka mu buzigo bw’abalenzi era yavuma okutuusa okwebaka.
    Kiconco yazuulibwa enkere ku makya nga mufu, abatuuze kwe kutegeeza ku Poliisi.
    Maate agamba nti Poliisi okweyambisa embwa ezikonga olusu, y’emu ku nsonga lwaki ab’oluganda baakwatiddwa.




    Source link

    Latest articles

    Diamond Platnumz confirms Spice Diana collaboration

    Wasafi Records boss Naseeb Abdul Juma Issack alias Diamond Platnumz touched down...

    Nigeria’s Gezee releases new single — “Design”. Listen to it here!

    By Our ReporterNigerian singer, Gezee has just released a brand new single titled...

    More like this